NEARER MY GOD TO THEE OH LORD 1.
Jjinja ery’omuwendo erinoonyezebwa wonna ye ggwe Ayi
Mukama
1. Nearer my God to thee: Nearer to thee Akusanga aba yesiimye ggwe anti entabiro y’ebirungi byonna;
E’en though it be a cross that raises me Ssegomba bitiibwa bya nsi eno, bugagga n’amasanyu gaayo;
Still all my song would be, nearer my God to thee; Biyita kkugwe, Ayi Mukama, w’oli biba kantu ki?
Nearer my God, to thee, nearer to thee.
2. Ku bakwemaliza ggwe ssanyu ye ggwe ddembe,
2. Friends may depart from me, Night may come down, Ggwe maanyi g’abalwanyi.
Clouds of adversity, Darken and frown, Abakuweereza olibaweera, gwe ow’obwenkanya, omuzirakisa.
Still through my tears I‘ll be, Hope gently leading me, Abakwesiga-tebaliswala.
Nearer, my God, to thee, Nearer to thee.
3. Abakweyuna abo beesiimye balimatira balijula ki?
3. What though the shadows fall, Night shall I fear, Balibulwa ki ate abakusanga nga ggwe olina byonna
When darkness seems the night, Morning is near. Ggwe nnyini byonna gwe ntabiro,
Sweet shall my trusting be, Sorrow still bringing me Ensulo y’ebirungi ey’olubeerera.
Nearer my God, to thee, Nearer to thee.
4. Nzuuno nno obulamu bwange mbuzza wuwo,
4. Then, with my walking that’s, Bright with thy praise Mu kisa kyo ggwe wantonda, nnewa ggwe leero,
Out of my sorry griefs, Bethels I’ll raise. Ggwe nnantalemwa gwe nsinza mukama wange.
So by woes to be, Nearer, my God, to thee Nzuuno nsenza mbe naawe.
Out of my stony griefs, Bethel I’ll raise.
OFFERTORY: OGGYA KU BUGAGGA
EMYOYO GY’ABATWALIBWA (M.H.) MTO 461 Oggya ku bugagga bwo Mukama wange
1. Emyoyo gy’abatwalibwa, Mu Purgatori, gwe n’ongagawaza
Ginyolwa nga gisasula, Ebbanja ery’ebibi. Ebyo bye mpita ebyange byonna bibyo.
Njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde
2. Kimu kyokka kisuubira, Okulaba Yezu, mbikuddizenga;
N'okwesiima n'okubbira, Mu ssanyu erijjuvu. Njigiriza nange okutoola kwebyo by’ompadde,
Ngagawaze abalala.
3. Ensinda gye gisindamu, Ku nsi tesangika;
N’enkaaba gye gikaabamu, Nayo tegambika. 1. Ebirabo byendeese biibino biva mukutegana kwange,
Omutima gwange ne byennina gy’oli biba bya ttendo.
4. Esaala yo gy’onosoma y’eneegyanguyiza; Eby’ennaku n’eby’essanyu Taata mbikuddiza byonna,
Essanyu eri Takoma lyetugisaanyiza. Obunnafu bwange n’ebinnema by’ebirabo bye ndeese.
5. Katonda yamba abaana bo, Ababonaabona; 2. Obulamu bw’ompadde Mukama bujjudde emikisa,
Era tuma ababaka bo, Babawonye bonna. Kitange nneyanzizza ebirungi ontonnedde bingi.
Mukutuusa bye nteekwa okukola mbeere kitangala,
KATONDA ALIBAWEERA Mukusasira nenzigwerera mbayambe balabe ekubo lyo.
Katonda alibaweera abakola ebirungi. 3. Amaanyi n’amagezi bye wampa okuva mubuto bwange,
Katunywere tufube. Okubyeyama nentetenkanya ebilala nga nfunye bingi.
Laba yeruzalemu ekibuga ekikulu, Bwe bugagga kwe ntodde Mukama ne nkudiza nyinibyo
lye ggulu y’empeera, y’eka ewaffe Obitwala gwe Namugereka by’ebirabo bye ntodde.
1. Obeeranga mwenkanya ng’olamula omugwira, n’omunaku 4. Abayonta n’abawammu Mukama, abatalina kantu,
tomugoba. Bangi abaneetoledde Ddunda abaddagira gwe.
Bwo’yamba abanaku ng’oyambye Ye, Alikuweera. Kantoole ku byompadde ebingi mukutegana kwange,
Bafune emmere ya leero ettendo lyo bayimbe.
2. Ogunjulanga abaana mu ddini bwe butume obusooka.
Obutume bwa kristu abutuusa Ye alimuweera. SANCTUS: CHOIR
AGNUS: CHOIR
3. Ekisulo ky’ensi eno kya luwunguko ku nsi kuno tuyita lumu.
Emirembe emituufu gye giri eri ew’omukama. COMMUNION: MIREMBE OMUKAMA (MTO 108)
1. Mirembe Omukama! Ayi Yezu omwagalwa
KYRIE: CHOIR Siyinza kwogera; leero nkusinze ntya?
MEDITATION: NNAMUGEREKA KATONDA OMUKUUMI WANGE Mujje mwe bamalayika, nammwe banaggulu mwenna:
Tusinzize wamu nnyini butukuvu.
Nnamugereka Katonda omukuumi wange,
Ggwe buggaga bwe nterese, 2. Ayi Yezu nkwebaza, ku lw’okunkyalira!
Biri mu ggwe byonna ebyange ggwe busika bwange. Leero nkweyanze ntya, nga bwe kisaanira
Mbeerera muyambi, ggwe aliba empeera eyange. Essanyu limbugaanye nnyo, nga nekkanya ebitone byo
Mukama essuubi ly’abanoonya; Onnyambye weebale, wamma ggwe onsaasidde!
Nnyweza nkuweereze, nkutuuke gy’obeera.
3. Nkusanyuse na ki? Laba bwendi bwendi! 2. God be with you till we meet again!
Ebyange ze nsobi, nsale magezi ki? ’Neath His wings protecting hide you,
Mmanyi nneefuule omuddu wo. Daily manna still provide you;
Ka nnywere mu busenze bwo, God be with you till we meet again!
Bwe ntyo nkwewongere, nga ggwe bw’onnewadde. 3. God be with you till we meet again!
When life’s perils thick confound you,
4. Nnyweza n’ennema yo nkwate ebiragiro: Put His arms unfailing round you;
Gumya Eklezia wo akuume abaana bo: God be with you till we meet again!
Aboononyi bakomyewo gy’oli mu Tabernakulo
Tuwe emirembe gyo, mu Ssakramentu lyo. 4. God be with you till we meet again!
Keep love’s banner floating o’er you,
5. Ayi mmanu entukuvu, mugaati gw’eggulu, Smite death’s threatening wave before you;
Tuwe obunyikivu ffenna mu mirimu; God be with you till we meet again!
Gwe ntanda y’abatambula, gwe ndasi zabazirika
Gwe ddaala ettukuvu, tulinnyise eggulu. TUSIMBE FFENNA
Tusimbe ffenna mu kisinde, Kya mukama waffe Yezu,
THANKSGIVING: THERE IS A REDEEMER Tulimulaba mu ggulu lye, Wamu n’abatukirivu.
1. There is a redeemer, Jesus, God's own son,
Precious lamb of God, messiah, Holy one, 1. Ku lwa Batisimu twalagaana, Okuleka amasitaani,
Twegaana n’ebikolwa byonna, Ebitusuula mu bubi.
2. Jesus my redeemer, Name above all names,
Precious lamb of God, messiah, Oh, for sinners slain. 2. Yezu Era tukulazaanya, Okukwata evanjiri yo,
N’okwebengula ku museemya, Omanye nga tuli babo.
Thank you oh my father, For giving us your son,
And leaving us your spirit, till, the work on earth is done. 3. Yezu ggwe oli katonda waffe,
Wekka! Wekka! Ggwe twagala
3. When I stand in glory, I will see his face, Obeeranga mukama waffe, Leero n’emirembe gyonna.
And there I’ll serve my king forever, In that holy place.
4. Maria! Ggwe nnyina katonda, Era nnyabwe w’abakristu;
4. There is a redeemer, Jesus, God's own son, Otusabirenga ffe ffenna, Tunywererenga ku Yezu!
Precious lamb of God, messiah, Holy one,
LAYING OF THE WREATH: IT IS WELL WHAT A FRIEND WE HAVE IN JESUS
1. When peace like a river attendeth my way 1. What a friend we have in Jesus,
When sorrows like sea billows roll, All our sins and griefs to bear! What a privilege to carry
Whatever the lord thou has taught me to say Everything to God in prayer! Oh, what peace we often
“It is well; it is well with my soul.” forfeit,
Oh, what needless pain we bear, All because we do not
It is well, With my soul carry
It is well; it is well, with my soul. Everything to God in prayer!
2. Have we trials and temptations? Is there trouble
2. Though Satan should buffet tho’ trials should come anywhere?
Let this blest assurance control, We should never be discouraged, Take it to the Lord in
That Christ has regarded my helpless estate, prayer.
And hath shed his own blood for my soul. Can we find a friend so faithful,
Who will all our sorrows share?
3. My sin oh, the bliss of this glorious thought Jesus knows our every weakness; Take it to the Lord in
My sin not in part but the whole, prayer.
Is nailed to the Cross and 1 bear it no more
Praise the Lord, Praise the Lord O my soul. 3. Are we weak and heavy-laden, Cumbered with a load of
care?
4. And Lord, haste the day when the faith shall be sight Precious Savior, still our refuge, Take it to the Lord in
The clouds be rolled back as a scroll, prayer.
The trump’t all resound and the Lord shall descend Do thy friends despise, forsake thee?
“Even so”, it is well with my soul. Take it to the Lord in prayer!
In His arms He’ll take and shield thee,
GOD BE WITH YOU TILL WE MEET AGAIN Thou wilt find a solace there.
1. God be with you till we meet again;
By His counsels guide, uphold you, 4. Blessed Savior, Thou hast promised,
With His sheep in love enfold you; Thou wilt all our burdens bear; May we ever, Lord, be
God be with you till we meet again. bringing
Till we meet, till we meet, Till we meet at Jesus’ feet; All to Thee in earnest prayer. Soon in glory bright,
Till we meet, till we meet, God be with you till we meet unclouded, There will be no need for prayer,
again. Rapture, praise, and endless worship
Will be our sweet portion there.
TO THE RIVER Kyokka ebiri eri ............. byo tebikoma.
Bw’oba ng’onyiikira ..... era nga weegayirira,
1. To the river, I am going Olibeera wuwe ............... walumbe n’akoma.
Bringing sins, I cannot bear Mukama atalemwa ........ era omuyinza,
Come and cleanse me, come forgive me Bw’ofa ng’omwagala .... oba omutuuse.
Lord I need to meet you there
4. Yee bwe tulituuka tulisangayo Mukama n’atuweera.
Precious Jesus, I am ready Yee bwe tulituuka tulisanyuka nnyo, kubanga tuliba babe.
To surrender every care Yee ffe abaamusenga, tuliba babe, Mukama n’atuweera.
Take my hand now, lead me closer Yee alitugamba, mmwe abannywererako, mujje eno ne
Lord I need to meet you there mbaweera,
Yee alitusiima nti mwalumwa nnyo, kyokka ne muguma nnyo,
2. In these waters, healing mercy Mmwe abantu bange, njagala mbawe ku byange eby’obusika.
Flows with free…dom from despair
I am going, to that river 5. Bw’olimalirira (mu mutima) ne weewaayo olibeera eri
Lord I need to meet you there abalungi gye babeera, emirembe gyonna.
Bw’olimalirira (mu mutima) ne weevaamu olibeera eri
3. Come and join us, in the river abalungi gye babeera. Emirembe n’emirembe.
Come find life, beyond compare
He is calling, He is waiting BEESIIMYE ABO ABAFIIRA MU MUKAMA
Jesus longs to meet you there Ba mukisa abafiira mu Mukama,
Ba mukisa abafiira mu Mukama.
KU MUGGA OGWO Beesiimye, beesiimye, beesiimye abo:
Nga beesiimye, nga beesiimye,
1. Ku mugga ogwo, Ngya kugenda, Nga beesiimye abafiira mu Mukama.
N’ebibi, ebinnemye, Jangu onnaaze,
Ontukuuze, Netaaga, nkusisinkane 1. Baali beesigwa ku nsi ne bamuweereza oyo Katonda,
Kati bali wamu n’Omukama,
Mukwano Yesu, Netegese Mu kiwummulo eky’olubeerera.
Okuwaayo Byonna ebyange
Nkwata omukono, Onsembeze, 2. Mwoyo agamba: Okuva kati okukola kuwedde,
Netaaga Nkusisinkane X2 Mwoyo agamba: Okutegana kuwedde.
Ebirungi bibagoberera, bye baakola bye bagenze nabyo.
2. Laba amazzi amalungi, Gakulukuta, Gasumulula
Ga we’ddembe, Ngya kugenda, ku mugga ogwo, 3. Bawummudde, bawummudde,
Netaaga, nkusisinkane Bawummudde mu Mukama;
Bawummudde mu ddembe.
3. Jangu muganda wange, Tugende fenna eyo
Ofune obulamu, ewa Yesu, Akuyita, Akulinze
Ayaayaana, musisinkane HE LEADETH ME! O BLESSED THOUGHT
1) He leadeth me: O blessed thought!
LUGENDO LUNENE O words with heavenly comfort fraught!
Lugendo lunene Mukama y’amanyi, Whate'er I do, where'er I be,
Obulamu obw’oku nsi lugendo lwa kufa. still 'tis God's hand that leadeth me.
Lugendo luzibu, wamma lugendo,
Lugendo lunene, si lwangu. He leadeth me, he leadeth me;
by his own hand he leadeth me:
1. Bwotomutuuka Katonda wo, olugendo terukoma, his faithful follower I would be,
Bw’omutuuka Katonda wo, olwo olugendo nga lukoma, for by his hand he leadeth me.
Obulamu bw’olina lugendo lwa kufa, bw’otuuka gy’olaga nga
lukoma 2) Sometimes mid scenes of deepest gloom,
Anti oluzaalibwa ggwe n’olutandika, emyaka gy’omala gibeera sometimes where Eden's flowers bloom,
gya kufa by waters calm, o'er troubled sea,
Mu buno obw’okufa ggwe mw’oyita, n’ogenda gy’olaga mu still 'tis his hand that leadeth me. Refrain
bw’olubeerera.
2. Okufa kulungi kw’abo abamwagala Omukama, kulinga 3) Lord, I would clasp thy hand in mine,
omulyango mwe bayita nor ever murmur nor repine;
Okusisinkana Kristu, Kristu abatuusa eri Kitaawe. x2 content, whatever lot I see,
since 'tis my God that leadeth me. Refrain
3. Mukama gw’omanyi ..... bw’oba omusanze,
Ng’okyali ku nsi ............ n’eri bwe guliba. 4) And when my task on earth is done,
Obulamu bw’olina ......... nabwo yabukuwa, when, by thy grace, the victory's won,
Era akulambika............... ggwe nywera beera mwesige. e'en death's cold wave I will not flee,
Ebirungi by’olina ........... ku nsi eno bikoma, since God through Jordan leadeth me. Refrain
EKITIIBWA KYA MARIA Father, to you we offer,
1. Mu ggulu, bamalayika bakuyita Kabaka Jesus, to you this gift we bring
Naffe abantu mu nsi zaffe, Tukuyita lya nnyaffe. Holy Ghost accept this offering,
Which we offer up-to you
Ekitiibwa kya Maria, Kibune mu nsi yonna;
Tumweyunne, atujune, Atwale emyoyo gyaffe.
2. I believe all that the scripture say
About the Lord, beyond my understanding
2. Ebibi byaffe nga bingi, tugende eri Maria.
Ye agonza Katonda nnyini okubitusonyiyisa. Forgiveness beyond comprehension
Oh! How can I repay the Lord?
3. Abalwala n’abadaaga, tumukungaanireko;
Anaatukubagizanga, eddembe linaddawo. 3. Teach me Lord to love you as I ought
Oh! teach me Lord to love you all my life-time
4. Maria omutuukirivu, Omubeezi omwagalwa, Spread-ing love where ever I find my-self
Omulungi omuteefu asaanidde okwagalwa. Oh! How can I repay the Lord?
MALAYIKA GGWE OMUBAKA (356) BWA UNA NEEMA
1. Malayika ggwe omubaka, Omukama gwe yanteekera; 1. Bwana una neema nyingi, wa ondoa kila ddambhi *2
Onkuumanga nga bw’ontaasa, Bulijjo ne mu kabi konna.
Niwe Cheim Cheim, Niwe Cha uzima
2. Nzikiriza ng’oli wano, Ng’omujulirwa eri Katonda; //Ni yeteke kwako Bwana, Niwongozi bandalini
Bye ndowooza ne bye nkola, Byanjule mu maaso ge byonna. Niwe wako milele//
3. Kunsi kuno ndi mugenyi, Obunaku bunkwata bungi. 2. Niki wa patakatifu, Namsi-fu mungu juu *2
Onnyambanga n’amaanyi go, Natyangaki mu mikono gyo
3. Bwana Yesu niwongoze, Niduumu katika neema *2
4. Bwemba nngenze mu lugendo, Tolemanga ku mperekera.
Ng’olunngamya amakubo, N’onkomyawo bulungi eka. 4. Bwana Yesu tubariki, Roho yako awe naasi *2
5. Bwe ndituusa okugenda, obulamu nga bumpweddemu. I Surrender All
1. All to Jesus I surrender, All to Him I freely give;
Obangaawo okunnyanjula, N’okumpolereza eri Yezu.
I will ever love and trust Him,
In His presence daily live.
TULIZUUKIRA (473)
Refrain:
Tulizuukira, ffenna tulizuukira
I surrender all, I surrender all.
Tulizuukira ffe mu kitiibwa kya Yezu
All to Thee, my blessed Savior,
Ku lw’oluvannyuma, kw’olwo. x2
I surrender all.
1. Nga Kitaffe bwe yazuukiza Omuweereza we oyo Yezu,
2. All to Jesus I surrender, Humbly at His feet I bow,
Naffe twesiga, era tukakasa,
Worldly pleasures all forsaken;
Ffenna abamumanyi, ng’alituzuukiza!
Take me, Jesus, take me now. Refrain:
2. Ng’omukama bwe yayogera,
3. All to Jesus I surrender,
nga ye w’obuyinza obungi;
Make me, Savior, wholly Thine;
Naffe twesiga, era tukakasa,
Let me feel Thy Holy Spirit,
Ffenna abamumanyi, ng’alituzuukiza!
Truly know that Thou art mine. Refrain:
3. Yezu Mukama yayogera, nti:
4. All to Jesus I surrender,
Omuweereza we ng’afudde,
Lord, I give myself to Thee;
Tafa bumbula, kuba alizuukira,
Fill me with Thy love and power,
Ng’ensi eno eweddewo, ku lwoluvannyuma.
Let Thy blessing fall on me. Refrain:
4. Yezu Mukama yayogera, nti:
5. All to Jesus I surrender,
Omugaati gw’awa gwa maanyi
Now I feel the sacred flame.
Anti gw’ofuna ye Yezu Mukama,
Oh, the joy of full salvation!
Ajja okuzuukiza bonna abo b’amanyi.
Glory, glory to His name!
EBIRABO: IT'S PAYBACK TIME
1. I believe that Jesus died for me
A sacrifice beyond my understanding
Offering himself in place of me
Oh! How can I repay the Lord?